Breaking
News: Omujwera Omusuuga Charles Kamurasi Akiiki mu lukiiko lweyatuuzizza olusooka oluteekateeka okutuuza Omukama omuggya, Omubiito Edward Rukidi News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyokuyiga ebirimu tebiggwaayo buli kiro ku nnya togisubwa. News: Gen. Muhoozi Kainerugaba awadde Minisita Justine Nameere Nsubuga wiiki 1 yokka okuvaayo amwetondere nda bwatakikola tewali kigenda kumutaasa.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 350 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Akulira Oludda oluwabula Gavumenti Hon.

September 16, 2026 · Radio Simba

🗳️ Akulira Oludda oluwabula Gavumenti Hon. Joel Ssenyonyi wamu n’Ababaka ba Palamenti abalala abamuwerekeddeko bakonkomalidde ku ggeeti Lubowa Specialised Hospital, eriri mu kuzimbibwa gyebabadde bagenze okulambula okulaba emirimu wegitutuuse.
LOP Ssenyonyi agamba nti yafunye olukusa okuva eri Minisita w’Ebyobulamu okulambula eddwaliro lino erigambiwa nti kati werituuse liri ku bitundu 70 ku 100 nga lisuubirwa okumalirizibwa mu December.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News