Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 232 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Akulira Oludda oluwabula Gavumenti era nga ye Mubaka wa Nakawa West Hon.

May 5, 2026 · Radio Simba

🗳️ Akulira Oludda oluwabula Gavumenti era nga ye Mubaka wa Nakawa West Hon. Joel Ssenyonyi atadde Sipiika ku ninga ne Palamenti okunnyonyola obwetaavu obwamangu obuzzeewo mu Ggwanga obubaleetedde okuyinsa ensimbi ezenyongereza nategeeza nti n’ebintu ebiteereddwa ku lukalala ebigenda okusaasanyizibwako ensimbi zino talabamu bigwabitalaze.
Ategeezezza nti Palamenti eri mu lutuula lwaayo olusembayo naye alaba nti etandise okuyisa ensimbi mu bwangu obwamaanyi wadde nga waliwo okwemulugunya ku Polojekiti nga eya Atiak.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug