Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 233 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Akulira Oludda oluwabula Gavumenti avuddeyo nategeeza Palamenti nti Ebbago lya The Protection of Sovereignty Bill, 2026 erireeteddwa mu Palamenti

May 5, 2026 · Radio Simba

🗳️ Akulira Oludda oluwabula Gavumenti avuddeyo nategeeza Palamenti nti Ebbago lya The Protection of Sovereignty Bill, 2026 erireeteddwa mu Palamenti olunaku olwaleero okusomwa omulundi ogwokubiri n’ogwokusatu neryo eryaleetebwa omulundi ogwasooka gawukana.
Wabula Sipiika Annet Anitah Among kino akiwakanyizza nategeeza nti ye ngalina obuvunaanyizibwa obwokukuuma amateeka mu Palamenti, takimanyiiko nti waliyo ebbago eppya nti wabula lyebasooka okuleeta era lyebakomezzaawo olunaku olwaleero balitunnulemu.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News