Breaking
News: Wuuno omuvubuka kati Nnaggagga awedde emirimu olwokutandikawo ogumu ku mulimu ogubadde tegukolebwangako mu nsi eno. News: Abawagizi mubakwateko, temubakiriza kuvuga kiddukka kyonna! News: PLU baagala kusirisa opposition bwebalowooza. Balaam beyaleka agobye bameka bebatutte mu Kkooti?!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 477 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Akulira enteekateeka ya Operation Wealth Creation OWC mu ggwanga, Gen.

July 25, 2026 · Radio Simba

🗳️ Akulira enteekateeka ya Operation Wealth Creation (OWC) mu ggwanga, Gen. Caleb Akandwanaho abasinga gwebayita Salim Saleh asabye bannamakolero, bannansi ne bamusigansimbi okukozesa ekyuma ekyazimbibwa e Namanve okukola sipeeya n’ ebyuma eby’enjawulo kibayambe okwanguya emirimu gyabwe.
Gen Saleh agamba nti ekyuma kino kyaleetebwa Pulezidenti Museveni emyaka egiyise era kikola sipeeya ow’enjawulo naye abantu babadde tebanakijjumbira.
Bino Gen. Saleh abyogeredde ku mukolo gw’okukola endagaano wakati wa Tripartite Farasi, (Tractor brand) The Grain Council of Uganda (TGCU) ne Operation Wealth Creation (OWC) ku ttendekero erinoonyereza li Kirema Heritage e Kyankwanzi.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News