Breaking
News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Okwewandiisa mu Ngule kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Abasawo be Masaka abaali bakwatibwa ku biragiro bya Minisita wa Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 237 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Akulira ebyokulonda mu Iganga abuziddwawo.

November 26, 2015 · Mubiru Ali

Police mu Disitulikiti ye Iganga eri mu kasattiro ka kuwenjeza wano nawali akulira ebyokulonda mu NRM mu Disitulikiti eyo abuziddwawo abantu abatannategeerekeka enkya ya leero.
Yazidi Kirunda y’abuziddwawo nga abadde akedde ku office y’akulira akakiiko k’ebyokulonda mu ggwanga okulaba oba eriyo abeewandiisizza, abadde afuluma n’abuzibwawo.
Akulira Police e Iganga Vincent Mwesigye akakasizza bino era police etandise omuyiggo.