Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 100 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Akulira ababbi b’emmotoka e Mukono Police emuyodde

January 25, 2017 · Mubiru Ali

Police y’e Nagalama egombyemu obwala omusajja agambibwa okuba nga y’akulira ekibinja ky’ababbi b’emmotoka abatigomya  Mukono, Kayunga n’ebitundu ebyetooloddewo.

Omusasi waffe Kato Vicent e Kayunga agamba nti akwatiddwa ye Abdul Bakunda Kato ng’asangiddwa n’omunyago gwe ogwakasembayo nga gwa mmotoka kika kya Toyota Town Ace gyeyabba e Kasawo ennaku ssatu eziyise.

Emmotoka eno gyeyabbye esangiddwa nga yagikwese Mutungo – Bbiina mu Kampala okuliraana amakage e Kitintale