Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 245 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

akubye nnyina oluku namutta

November 9, 2018 · Mubiru Ali

Emiranga n’entiisa byabuutikidde ekyalo Nakasozi, Kiganda e Kasanda, omwana omulenzi ow’emyaka 31 bweyakkakanya ku nnyina amuzaala n’amukuba oluku ku mutwe n’amuttirawo olw’okumugaana okubugumya ebijanjaalo.
Abatuuze ku kyalo balumirizza omusajja ono okuba ng’abadde akozesa ebiragalalagala.