Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 624 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Akubye mukyalawe emiggo n’amutta lwa kumuyita muyaga – Luweero

June 23, 2017 · Mubiru Ali

Police mu ggombolola y’e Kalagala  eri ku muyiggo gwa musajja akubye mukyala we emiggo egimuserengesezza e kalannamo lwa kumuyita munywi wa njaga kkungwa – Muyaga. 

Enjega eno egudde ku kyalo Wampeewo ekisangibwa mu ggombolola y’e Kalagala mu Disitulikiti y’e Luweero.

Lule Benard nga wa myaka 35 y’akubye mukyalawe ategeerekeseeko erya Florence ow’emyaka 25 emiggo egimuggye mu bulamu bwensi eno oluvannyuma n’abinnyika mu nsuwa.

Omusasi waffe Alamanzani Ssali Mulengera obuuyi obwo atutegeezezza nti Polive y’e Luweero ezze neggyawo omulambo gwa Florence n’egutwala e Mulago nga omuyiggo bwekugenda mu maaso