Akon asisinkanye Pulezidenti Museveni

Pinterest LinkedIn Tumblr +
AKON ASISINKANYE PULEZIDENTI MUSEVENI:
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Omuyimbi Aliaune Thiam AKON wamu ne Mukyala we Rozina Negusei bazze mu Yuganda nga banoonya webayinza okuteeka ensimbi mu bintu ebyenjawulo omuli eby’amasanyalaze, ebyobulambuzi wamu n’okuzimba. Ndi musanyufu okwenyigira mu mboozi nga eyo okulaba nti tukalaakulanya Bannayuganda ne Afirika okutwalira awamu.”
Share.

Leave A Reply