Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 128 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Akena asambazze ebimwogerwako nti awagira Museveni.

January 12, 2016 · Mubiru Ali

Pulezidenti wa UPC ย ate nga mubaka wa palamenti owa Lira Municipality asambazze ebimwogerwako nti awagira Pulezidenti Museveni mu kisanja kino ekyokutaano .

Jimmy Akena agamba nti ye tawagirangako Museveni era bino bimusibwako matu ga mbuzi kumuliisa ngo . Akena ayongerako nti ye talina gw’awagira ku beesimbyewo ku bwa pulezidenti kubanga n’ekibiina kye tekirina gwekiwagira ku kalulu kano .