Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Akalulu nkyakalimu – Hasubi
November 13, 2018 · Mubiru Ali
Hasubi Deo Njoki eyesimbyewo ku kifo kya Chairman LC5 e Busia ku kkaadi ya DP avuddeyo nategeeza nti ekifo ekyamuweereddwa nga Commissioner mu Uganda Human Rights Commission takyetaaga.
Nga ayogerako eri Bannamawulire ku kitebe kya DP agambye wadde nga yandiyagadde okukola ne UHRC kuba yabisoma naye si mukiseera kino nabwekityo akyavuganya ku kifo kya LC5 e Busia.