Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 283 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Akalulu kalina kubeera kabwenkanya – Tumukunde

November 2, 2020 · Mubiru Ali
Ayagala entebe y’obwa Pulezidenti Rt. Lt. Gen. Henry Tumukunde avuddeyo enkya yaleero nategeeza nga bwayinza okuva mu lwokaano singa embeera egenda mu maaso nga ab’oludda oluvuganya tebaweebwa mukisa kwogerako eri abawagizi baabwe mu mirembe.
Ono agamba nti abamu baweebwa eddembe okukola buli kimu ate abalala nebagaanibwa nga yebuuza nti ako kaba kalulu ki!