Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 382 listening Simba FM Live

Akakiiko okuva mu State House kagaddewo eddwaliro lya Lokole Health Center III

August 10, 2022 · Mubiru Ali

Akakiiiko okuva mu maka g’omukulembeze w’eggwanga akalondoola ebyobulamu aka State House Health Monitoring Unit kagadde mbagirawo eddwaliro lya Lokole Health Center III erisangibwa mu Disitulikiti y’e Agago oluvannyuma lwokusanga abantu abatali batendeke nga bajanjaba abalwadde. Abakungu okuva mu Kakiiko kano basanze omukuumi wa ggeeti nga yakola nga laboratory assistant.