Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 286 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Akakiiko k’ebyokulonda kusunsulamu abanaavuganya ku bwa Pulezidenti.

November 3, 2015 · Mubiru Ali

Akakiiko k’ebyokulonda wano mu ggwanga lyattu Uganda enkya ya leero katandise okusunsunsulamu abanaavuganya ku Ntebe y’eggwanga mu Kalulu ka 2016.

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Museveni yaasoose era zigenze okuwera essaawa nnya nga mutaka wali e Namboole.

Anaddako mu kusunsulwamu ye John Patrick Amama Mbabazi ow’essaawa etaano, kuddirirwe Prof. Barya.

Oluvannyuma lw’ebyo, Museveni waakugenda e Kololo ate Mbabazi e Nakivubo okutongoza Manifesto.