Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 183 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Akakiiko k’ebyokulonda kasambazze ebya Ssejjusa.

October 5, 2015 · Mubiru Ali

Akakiiko akakulira ebyokulonda mu ggwanga kasambazze ebyogerwa Munnamaje General Ssejjusa nti akalulu akateekebwateekebwa kabbibwa dda.

Ssentebe w’akakiiko kano Eng Badiru Kiggundu agamba nti ebyo Ssejjusa by’ayogera bya bulimba era ayongeddeko nti n’ebyogerwa nti n’aka 2016 kabbibwa nga Besigye akawangudde.