Breaking
News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira News: Olutindo-Kibazo-URA engeri gyegabamu emirimu yewuunyisa! Abasuubuzi kasita babawuddemu kiba kiwedde
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 135 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Akakiiko k’ebyokulonda kalangiridde ku kuggyayo empapula z’okwesimbawo.

August 14, 2015 · Mubiru Ali

Akakiiko k’eggwanga a k’ebyokulonda kalangiridde ennaku z’okutandika okuggyayo empapula z’okwesimbawo mu kusunsulamu a banaavuganya ku bifo eby’enjawulo.
Katandise n’ababanaavuganya ku kifo ky’obwa Pulezidenti era empapula baakuzinona nga 17/ 08/2015, bakusasula obukadde 8,ate ababaka ba Palamenti baakuzifuna nga 02 ne 03 ogwomwenda bo baakusasula 200000.