Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
akakiiko k’ebyokulonda kafulumizza enteekateeka za 2021
December 12, 2018 · Mubiru Ali
Akakiiko k’ebyokulonda mu ggwanga kafulumizza enteekateeka enaagobererwa
mu kunoonya akalulu n’okulonda abakulembeze abaggya mu 2021.
Ssentebe w’akakiiko kano Byabakama Simon, asabye Gavumenti okukola
ennongosereza eziragirwa mu mateeka g’ebyokulonda kireme kutaataganya
mulimu gwabwe.