Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 553 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Akakiiko kebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda…

December 28, 2025 · Radio Simba

Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda kaggye munnakibiina ki People’s Front for Freedom – PFF, Arnold Ankunda Best mu lwokaano lwokuvuganya ku kifo ky’Omubaka wa Isingiro North County mu Palamenti.
Mu bbaluwa eyateekeddwako omukono gwa Ssentebe w’Akakiiko kano Omulamuzi Simon Byabakama Mugenyi, eraga nti kakizudde nga Ankunda yalina abalonzi 9 bokka abatuukiriza ebisaanyizo okumusemba so nga etteeka liragira abantu 10 nga kino kikontana nakawaayiro 28 (1) (c) aka Parliamentary Elections Act Cap. 177.
#ffemmwemmweffe

Radio Simba News