Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 292 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Akakiiko ka State House akalwanyisa enguzi kavuddeyo ku luguudo lw’e Kakus-Aima-Oculura

October 31, 2020 · Mubiru Ali
Akakiiko akalwanyisa obukenuzi n’obuli bw’enguzi okuva mu Maka g’omukulembeze w’Eggwanaga aka Anti Corruption Unit – State House Ugandakavuddeyo nekateegeeza nti kyababuseeko bwebatuuse ku luguudo olwa kiromita 11 olwa Kakus–Aima–Oculura nga ensimbi obukadde obusoba mu 200 bwateebwa emyezi 18 egiyise naye omulimu gwakatandika wiiki ntono nnyo emabega.
Oluguudo luno lusangibwa mu Oloi Sub-County mu Disitulikiti y’e Serere. Akakiiko katandise dda okunoonyereza ku kiki ekyaviirako oluguudo luno obutakolebwa mu budde.
Mu bifaananyi ekyali kisuubirwa, na kiki ekiriwo kati!