Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 653 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Akakiiko ka Palamenti kakyalidde ku Besigye e Luzira

January 24, 2025 · Mubiru Ali

Akakiiko ka Palamenti akvunaanyizibwa ku ddembe lyobuntu enkya yaleero kakedde kugenda mu Kkomera e Luzira okukyalira ku Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye wamu nokunoonyereza ku bibadde byogerwa nti eddembe lye lityoboolwa wamu nokulaba embeera gyalimu. Wabula Munnamateeka wa Besigye, Erias Lukwago agaaniddwa okuyingira naye oluvannyuma bamukirizza okuyingira.

The Human Rights Committee of Parliament visited Luzira Prison this morning. However, to their surprise, the lawyer of Kizza Besigye, Lord Mayor Erias Lukwago, was unexpectedly denied access. However after several discussions he was allowed to join the team.
#ffemmwemmweffe