Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 193 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Akakiiko ka Palamenti kakakasizza abalamuzi 9 .

April 12, 2016 · Mubiru Ali

Akakiiko ka Palamenti akakola ku kusunsula n’okukakasa abalondedddwa ku buweereza obwenjawulo nga kakulirwa Omukubiriza wa Palamenti Rebecca Alitwala Kadaga kakakasizza abalamuzi mwenda aba kooti enkulu abaalondebwa pulezidenti Museveni gyebuvuddeko .

Mubakakasiddwa mulimu ; Flavian Zeijah, Okalany Susan, Ketrah Katunguka, Anne Mugenyi Bitature, Stephen Mubiru, Anthony Ayuko and Moses Kawumi  Kazibwe .

Nga ennaku zomwezi 5 . 02 . 2016, Pulezidenti Museveni yawandiikira Kadaga nga asaba abalamuzi abo bakakasibwe.