Breaking
News: Wuuno omuvubuka kati Nnaggagga awedde emirimu olwokutandikawo ogumu ku mulimu ogubadde tegukolebwangako mu nsi eno. News: Abawagizi mubakwateko, temubakiriza kuvuga kiddukka kyonna! News: PLU baagala kusirisa opposition bwebalowooza. Balaam beyaleka agobye bameka bebatutte mu Kkooti?!
ON NOW Awali Omukka
Now Playing ยท 198 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM
News

Akakiiko ka Palamenti akasunsulamu ababa balondeddwa Pulezidenti ku bifo ebyenjawulo akabadde kakubirizibwa Sipiika wa Palamenti Jacobs Markson

June 2, 2026 · Radio Simba

🎵 Akakiiko ka Palamenti akasunsulamu ababa balondeddwa Pulezidenti ku bifo ebyenjawulo akabadde kakubirizibwa Sipiika wa Palamenti Jacobs Markson Oboth Oboth kigambibwa nti kasudde Dr. Lawrence Muganga eyabadde alondeddwa okubeera Minisita Omubeezi avunaanyizibwa ku nsonga zomunda mu Ggwanga olwokulemererwa okukamatiza engeri gyagenda okusuulawo obutuuze obw’Ensi endala 2 okuli Rwanda ne Canada.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug