Akakiiko ka Nakalema kakutte Munnamateeka

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Akakiiko akalwanyisa obukenuzi n’obuli bw’enguzi mu Ggwanga aka Anti Corruption Unit – State House Uganda nga kali wamu ne Uganda Police Force bakutte Munnamateeka Lukungu Musa navunaanibwa omusango gwokufuna ssente mu lukujjukujju natwalibwa mu kkooti emusindise ku alimanda.
Kigambibwa nti ono n’abalala batunda ettaka obukadde 150 erisangibwa e Kyaddondo Block 917, Plot 257 e Munyonyo erya Opio George nebaliguza Othieno Clement.
Share.

Leave A Reply