Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 587 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

akakiiko ka cosase kegyeerezza bagyenda

February 22, 2019 · Mubiru Ali

Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku kulondoola emirimu gy’ebitongole bya Gavumenti aka Committee on Commissions, Statutory Authorities and State Enterprises (COSASE) mu Alipoota yaako gyekaakoze bwekatyo kegyeerezza eyali Executive Director Bank Supervision Justine Bagyenda ku bigambibwa nti yezza kubimu ku by’obuggaga wamu n’ebintu ebyali ebya Bbanka 7 ezaggalwa.