Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 757 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Akakiiko ka COSASE kayise Baminisita b’Ettaka

May 11, 2022 · Mubiru Ali
Akakiiko ka Parliament of Uganda aka COSASE kayise Minisita Judith Nabakooba wamu n’omumyuuka we Sam Mayanja okunyonyola ku vvulugu eyetobese mu kakiiko k’ettaka aka Uganda Land Commission aviiriddeko okufiiriza Gavumenti ensimbi. Kino kidiridde COSASE okuzuula nti Uganda Land Commission lyafuuka kubo erikukusa omunyago gw’abagagga olw’ensimbi ezikukusibwa nga ziyita ku akawunti z’abakozi mu kakiiko kano.