Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 383 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

akakiiko ka COSASE kamalirizza okunoonyereza

November 17, 2018 · Mubiru Ali

Akakiiko ka Palamenti akakola ku bitongole bya Gavumenti aka COSASE olunaku lweggulo lwekamaliriza okunoonyereza ku kuggala Bbanka ya TEEFE eyagalwa mu mwaka gwa 1993.
Wabula ekyewunyisiza ababaka ku kakiiko kwekukizuula nti tewali kiwandiiko kyonna Ggavana wa Bbanka enkulu kyeyateekako mukono Bbanka eggalibwe nga enkola bwerina okubeera. Kizuuliddwa nti bbanka eno yaggalwa mu mawulire.