Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
akakiiko ka cosase kakunyizza bannamateeka ba MMKAS
February 13, 2019 · Mubiru Ali
Balooya ba MMAKS Advocates olunaku lw’eggulo baabadde ku mutawaana gwa kuddamu bibuuzo eby’okumukumu ku ngeri gye baasasulwamu obuwumbi bwa sillingi 4 n’obukadde 200 bwe baayambako Bank of Uganda okutunda Crane Bank.