Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 153 listening Simba FM Live

Akakiiko akasaka aka COVID-19 kaagala abakozi baweeyo omutwalo gumu

May 17, 2020 · Mubiru Ali

Akakkiiko ka National COVID-19 Task Force akakola ogwokusaka kavuddeyo nekategeeza nga bwekatunuulidde abakozi mu ggwanga abawerera ddala akakadde kamu n’ekitundu buli omu okukwata ku musaala gwe aweeyo omutwalo gumu (10,000/=) mu mbeera eyobwanakyeewa aweeyo eri akakiiko kano okusbola okutambuza emirimu gy’okulwanyisa ekirwadde kya #COVID19UG.