Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 433 listening Simba FM Live

Akakiiko akanoonyereza ku Minisita Namuganza katandise olwaleero

January 12, 2023 · Mubiru Ali
Akakiiko ka Palamenti akatekeddwawo okunoonyereza ku kiteeso eky’okuggya obwesige mu Mubeezi wa Minisita avunaanyizibwa kubyamayumba n’enkulakulaana y’ebibuga, Persis Namuganza nga kakulirwa omubaka Hon. Mwine Mpaka katandise emirimu gyako mu butongole olunaku olwaleeero.
Bano basuubirwa okwanjulira Palamenti ebivudde mu kunoonyereza kwebakoze obutasukka nga 23 omwezi guno.