Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 625 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Akaguwa k’essweta katuze wa myaka etaano.

February 10, 2016 · Mubiru Ali

Ekitalo mu disitulikiti ye Kayunga, omwana wa myaka 5 akaguwa k’essweta gy’abadde ayambadde kalaalidde mu muti nekamutuga era nekamuggya mu bulamu bw’ensi eno.

Omwana ategeerekeseeko lya Joel abadde muzzukulu wa Livingstone Kanakulya nga omwana ono w’afiiridde babaddewo bato bokka nga bazannya nga tewali ayamba.