Akabenje ku nsalo ya Uganda ne Rwanda kasse omu

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Bus ya Kkampuni ya Modern Coast nnamba UBA 067Y nga ebadde eva Nairobi ng’edda Kigali etomereganye ne Trailer nnamba T467BFX/T714ATW okuliraana ne Boader ya Uganda ne Rwanda ey’e Katuna omuntu omu nafiirawo.

Afudde ye Samson Onyangi Agutu 24, nga ono abadde Turn Boy munnansi wa Kenya. Abasaabaze abawerako balumiziddwa.

Share.

Leave A Reply