Breaking
News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 273 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Akabenje katuze omu, 2 bapookya – Tirinyi

January 6, 2017 · Mubiru Ali

Omuntu omu afiiriddewo mbulaga ate abalala babiri baddusiddwa mu ddwaliro nga biwala ttaka mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Mbale okudda e Tirinyi .ย 

Omusasi waffe Waki Moses atutegeezezza nti Kamunye etomedde Bodaboda ebadde etisse abantu babiri era ye abadde agivuga Mboja Wilber afiiriddewo. Bano bonsatule batuuze ku kyalo Kyali ekisangibwa mu ggombolola ย y’e Budaka mu Disitulikiti y’e Budaka .