Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 254 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Akabenje katuze bana e Iganga

March 20, 2018 · Mubiru Ali

Abantu bana kati z'embuyaga ezikaza engoye oluvannyuma lw'okugwa ku kabenje mu Disisitulikiti y'e Iganga mu kiro ekikeesezza olwaleero .

Akabenje kano kagudde ku kyalo Igenge ku luguudo mwasanjala oluva e Jinja okudda e Iganga mmotoka kika kya Fuso bwetomereganye bwenyi ku bwenyi ne Takisi okukkakkana nga bana entamu ezaabwe zivuunikiddwa ate abangi nebaddusibwa mu ddwaliro nga embeera eyungula amaziga.