Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Muhanga ayagala baggyewo ettaka lya Mayiro mu Buganda nga awalala balirina? News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 431 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Akabenje katuze 2, basatu bapookya – Bujuuko

January 12, 2018 · Mubiru Ali

Abantu babiri bafiiriddewo mbulaga ate basatu nebaddusibwa mu ddwaliro ly'e Lubaga  nga biwala ttaka oluvannyuma lw'okugwa ku kabenje enkya ya leero e Bujuuko ku luguudo lw'e Mityana . 

Abeerabiddeko n'agaabwe bategeezezza Luboggola Simba nti Fuso nnamba UAY 456M ebadde yeetisse ebijanjaalo nga ebitwala Kampala eyingiridde ttakisi kigege nnamba UAT 905K  okukkakkana babiri baluguzeemu obulamu