Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 829 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Akabenje kasse babiri.

October 14, 2015 · Mubiru Ali

Abantu babiri nga bombi bakyala bafiiriddewo mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Jinja okudda e Iganga. Taxi no. Uax 576y atomedde ekimotoka ky’ebikajjo ekyafiiridde mu kkubo ku kyalo Kakira.

Abakyala bano abafudde tebategeerekese mannya naye nga bali mu myaka 30 – 50.
Wabula abalala bufunye ebisago eby’amaanyi omubadde abasajja basatu n’abakyala babiri. Emmotoka eggiddwawo n’etwalibwa ku CPS e Jinja.
Lisakiddwa Solomon Baleke.