Akabenje kasse bataano e Kyazanga

Kitalo!

Omumyuka wa Mayor wa Distirct y’e Lyatonde Muky. Kalasira, Omwami we, eyaliko RDC w’e Kalungu Muky. Topista Mbabazi Kaggwa n’abalala babiri bafunye akabenje mu kabuga k’e Kyazanga kigambibwa mpaawo awonye emotoka mwebabadde eyekika kya Premio nnamba UBC 277B etomereganye ne Coaster.

Akulira Traffic mu kitundu kino agamba nti akabenje kavudde ku mugoba wa Coaster abadde avugisa ekimama

Bo abalala abawerako ababadde mu Coaster bafunye ebisago eby’amaanyi ne baddusibwa mu kalwaliro okumpi nga biwala ttaka.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
Vice Chancellor wa Victoria University afulumizza ekitabo ku Physiotherapy