Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 488 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Akaana ka myaka 12 kabizaalidde omusawo w’ekinnansi – Luuka

October 20, 2017 · Mubiru Ali

Police mu Disitulikiti y'e Luuka eriko omusawo w'ekinnansi  Nantamu Eliasi ow'emyaka 48 gwegombyemu obwala agambibwa okwekakaatika ku mulwadde we wa myaka 12.

Nantamu nga mutuuze wooku kyalo Nanvunamo ekisangibwa mu ggombolola y'e Waibuga mu Disitulikiti y'e Luuka ye yabojjeredde akaana kano akaabadde kaleeteddwa kitaawe waako okujjanjabwa ensimbju.