Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Weekend Taxi ▶ UP NEXT Simba Sports 2:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 334 listening Simba FM Live
weekend show photo

On Air

Weekend Taxi

Brenda Nansubuga

12:00 PM - 2:00 PM 12:00 PM - 2:00 PM

AIGP Kasingye asabye abaduumizi ba Poliisi okukwatagana n’abatuuze

June 22, 2018 · Mubiru Ali

AIGP. Asan Kasingye asabye abaduumizi ba Poliisi bonna mu Kampala n’emiriraano okwogera okunyikiza enkola y’amayumba 10 okusobola okutumbula ebyokwerinda mu bitundu ebyenjawulo.

Yategeezeza nti okufaayo ku nsonga z’abantu ab’enjawulo mu bwangu kiyambe okukendeeza ku nsobi ezikolebwa mu kunoonyereza ku misango nekireetera okunenya Poliisi.

AIGP Kasingye yasabye omuduumizi wa Kampala n’emiriraano CP. Kafeero okukola okunoonyereza kubigambwa nti abasirikale ba Poliisi yoku Clock Tower omuli okutulugunya abantu.

Ye SCP. David Wasswa owa Counter Terrorism Directorate yasabye abavubuka okwewala emize egyekuusa ku butujju kuba guno musango gwa naggomola.