Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 192 listening Simba FM Live

AIGP Asuman Mugyenyi awumudde emirimu gya Poliisi

May 31, 2020 · Mubiru Ali

Assistant Inspector General of Police Asuman Mugyenyi abadde akola nga Police Director in Charge of Operations asazeewo mu butongole okuwummula emirimu gya Uganda Police Force oluvannyuma lw’okuweereza emyaka 32.
AIGP Asuman contract ye ey’emyaka 2 yaggwako ku lw’okutaano wabula erinnya lye teryalabikidde ku lukalala lwabo Abasirikale Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni beyaddiddemu nabawa contract empya.