Breaking
News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
News: Egimu ku mirimu gyOmubaka wa Palamenti egirambikibwa Ssemateeka kwekuli okukiirira abantu, okuyisa amateeka, okulondoola wamu nokutematema
News: Omubiri gweyali omukozi wa Radio Simba Ffemwe Mweffe Alex Edward Ssaava Nsubuga Kigoonya Mukulu amanyiddwa ennyo nga Alex Mukulu aka Kalekyeezi
Aganaga akubye ku Fresh Daddy omuyimbi omulala
July 29, 2019 · Mubiru Ali
#Wolokoso;
Omuyimbi Kalifah AgaNaga avuddeyo nayanjula omuyimbi omupya Chris Johnz gwagamba nti gwazizza mu kifo kya Taata wa Fresh Kid UG Mutabaazi Paul aka FRESH DADDY gwebakubye obuccupa olunaku lw’eggulo ku Aero Beach. Aganaga agamba nti abadde akooye okumugobya Fresh Daddy ku siteegi nti tamanyi kuyimba.