Breaking
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 263 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Agambibwa okutta ASP Kirumira aleeteddwa mu Kkooti

October 19, 2018 · Mubiru Ali
Abubaker Kalungi avunanibwa okutta Kirumira ategeezezza nti byonna ebimuvunaanibwa taliiko ky’abimanyiiko kuba tattanga ku Kirumira.
Ono aleeteddwa ku njegere wakati mu bukuumi obwamaanyi okuddamu okuwulira omusango gwe.
Olubadde okutuusibwa mu kaguli ka kkooti oludda oluwaabi nga lukulembeddwamu Mariam Kamusha ne lutegeeza kkooti ng’okunoonyereza bwe kukyagenda mu maaso.
Omulamuzi Martin Kirya omusibe amusindise ku limanda okutuusa nga 31 October 2018 lw’anaakomezebwawo mu kkooti.