Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 728 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
News

Agambibwa okulya omwana ow’emyaka 16 ebisiyaga asindikiddwa e Luzira

July 22, 2024 · Mubiru Ali
Waliwo omukozi w’ekitongole ekyobwannakyeewa ekimu e Kanyanya mu Gombolola y’e Kawempe Kavuma Godfrey asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti y’e Kasangati nasomerwa omusango gwokusiyiga omwana ow’emyaka 16 ngamusiiga yoghurt emabega.
Kigambibwa nti oluvannyuma lwokwekubira enduulu ku Poliisi Kavuma n’ekitongole kye bajjanjaba omwana ono eyali avuddeyo ekyenda nekiddayo naye nga mukaseera kano takyasobola kutuula ku kintu kigumu ngalina obulumi bungi emabega.
Ono takiriziddwa kwewozaako kuba omusango gweyazza gwa naggomola nga guwulirwa Kkooti Enkulu yokka. Asindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira.
Bya Christina Nabatanzi