Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 111 listening Simba FM Live

AGAMBIBWA OKUKUBA PASTOR MULINDE EDDAGALA ERYAMUVIIRAKO OKUFA AVUNAANIDDWA

October 1, 2021 · Mubiru Ali
Mukisa Yiga Godfrey asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti y’e Makindye navunaanibwa emisango okuli okwekobaana okuzza omusango wamu n’okukola ekikolwa ekyobulagajjavu ekiyinza okuba nga kyaviirako omusumba w’Abalokole Gideon Mulinde okufa.
Kigambibwa nti ono n’abalala basolossa mu Yesu Amala Clinic nebakozesa amaanyi okukuba Pastor Gideon Mulinde eddagala erigambibwa nti lyamuviirako okufa.
Ono asindikiddwa mu ku alimanda okutuusa nga 14-Oct-2021.