Breaking
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 103 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Afumitiddwa ekiso n’afa lwa Muwala

September 7, 2016 · Mubiru Ali

Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Kabimbiri ekisangibwa e Kasawo mu Disitulikiti y’e Kayunga abavubuka babiri bwebafumise munnaabwe ekiso mu lubuto naafiirawo lwakumusanga na muwala.

Omuvubuka ow’emyaka 22 ategeerekeseeko erya Zirimmennya abavubuka bano okumufumita baamusanze ayimiridde n’omuwala gwe bakaayanira ategeerekeseeko erya Justine ku kabaga akaabadde ku kyalo ekyo akawungeezi akayise.

Omusasi waffe Kato Vincent e Kayunga agamba nti abavubuka bano bamaze okugombebwamu obwala Police. Kitalo