Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
News
Achilleo, Gadafi ne Wakabi bavunaaniddwa gwa bubbi
February 26, 2025 · Mubiru Ali
Bannakibiina kya
National Unity Platform okuli; Achilleo Kivumbi, Gadafi Mugumya ne Grace Wakabi Smart basimbiddwa mu Kkooti e Masaka navunaanibwa omusango gwobubbi nga bakozesa eryanyi wamu nga bakozesa ejjambiya. Bano bavunaaniddwa okubba emitwalo 20 wamu ne sweater eyakiragala.
Babasindise ku alimanda mu kkomera e Masaka okutuusa mu March 2025.