Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 213 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

ab’omu nnyendo bekalakaasizza lwa bukyafu

January 10, 2019 · Mubiru Ali

Abasuubuzi mu katale ko mu Nnyendo mu Disitulikiti y’e Masaka batabukidde abakozi ba Masaka Municipal Council olw’okugaana okubayolera kasasiro kyokka nga ate basasula ssente.
Bano bategezezza nti bali mubweralikirivu nti bayinza okufuna endwadde eziyinza okubatta lwa kasasiro.
Omubaka wa Gavumenti mu Disitulikiti y’e Masaka Herman Ssentongo naye yewuunyizza nnyo ekivundu ekibuutikidde akatale nagamba nti agenda kugoba abakozi ba Masaka Municipal Council lwakulemererwa okukola emirimu gyabwe.