Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Ab’omu Lusanja boolekedde Palamenti
November 19, 2018 · Mubiru Ali
Abatuuze b’e Lusanja abasendebwa ku ttaka omugagga Kicconco basazeewo olunaku olwaleero okutambula okwolekera olukiiko olukulu olw’eggwanga nga baagala okuwa Omukubiriza w’olukiiko olukulu olw’eggwanga Rebecca Alitwala Kadaga ekyoleka obutali bumativu n’engeri Gavumenti okubataasa ku mbeera gyebali.