Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 236 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

ab’omu lusanja bazeemu okuzimba

January 8, 2019 · Mubiru Ali

Kyaddaaki abatuuze abamenyebwa amayumba gaabwe ku kyalo Lusanja Kampala wasalaganira ne Wakiso batandise okuzaawo amayumba gaabwe wakati mu kwemulugunya nga Gavumenti bwekyusuliddeyo ogwannaggamba ku nsonga zaabwe ate nga bakooye okusula mu weema.
Abatuuze bano bagamba nti tebayinza kutunula butunuzi nga bebandisuubidde okubayamba buli omu atunula kumunne nabwekityo basazeewo kusinga endagano zebagulirako poloti zaabwe mu Bbanka bafune sente zebazimbisa.