Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda.
News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
News
Aboluganda lwa Ssegiriinya muleete ebiwandiiko by’eddwaliro – Sipiika Tayebwa
August 22, 2023 · Mubiru Ali
Omumyuuka wa Sipiika Rt. Hon.
Thomas Tayebwa avuddeyo nasaba ab’Oluganda lw’Omubaka wa Kawempe North Hon. Ssegiriinya Muhammad okutwala ku Palamenti ebiwandiiko bye ebyeddwaliro biweebwe Uganda Medical Board okulaba nti bamukiriza okufuna obujanjabi ebweru w’Eggwanga.