Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Wolokoso ▶ UP NEXT Gasimbagane 10:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 1,995 listening Simba FM Live
wolokoso show photo

On Air

Wolokoso

Sula Nsiri - Kalebule

9:00 AM - 10:00 AM 9:00 AM - 10:00 AM

Ab’oludda oluvuganya Gavumenti bazize okubeera mukusoma Budget

June 14, 2018 · Mubiru Ali

Ab’oludda oluvuganya Gavumenti bazize okubeera mukusoma Budget olunaku olwaleero nga bagamba sibasanyu n’engeri omukulembeze w’eggwanga gyakuttemu eby’ebyokwerinda mu ggwanga.

Akulira oludda oluvuganya gavumenti Winnie Kiiza agamba nti Pulezidenti Museveni okubanenya nti bebatta Abiriga kivumo ky’amaanyi nnyo ekitagambika.

Kukyokukwata Kayihura bagamba nti ekyo balwawo dda era tekikola mawulire yadde nakamu.